lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

nsazeewo - xydan lyrics

Loading...

intro: nsazeewo, ngende,nkuleke,nkwesonyiwe
nsazeewo, twekyaawe, simububi buli omu akwate gage

chorus:
nsazeewo, ngende,nkuleke, nkwesonyiwe
nsazeewo, twekyawe simububi buli omu akwate gage
nsazeewo, ngende,nkuleke, nkwesonyiwe
nsazeewo, twekyawe simububi buli omu akwate gage

verse 1
eno,mpulila nga essuubi
muggwe,mukwano, liweddewo
ompisizza mubulumi obungi
silabye milembe, ngandi naawe
obwenzi obuyaaye ,obukujjudе
obutasiima, byonna obindaze
ndabye ebizibu nk*mu ngandi naawе
omuzanyo christina olina mungi
tolina kondekedde yadde, nenkyaaye
eyo beauty yo,endese mubiwoobe

chorus :
nsazeewo,ngende, nkuleke
nkwesonyiwe
nsazeewo ,twekyaawe,simububi
bulyoomu akwate gage

verse 2
buli jempita bagamba natomela
naye mazima lwaki obeela onswaaza
akamessegi na masimu tokyaakuba
okujjako,nga olina kyewetaga
omukwano gwewandaga mukutandika. gusembegerera gugwaawo
i guess this is goodbye
to you and your games
am done with the shame, that you put me through

chorus:
nsazeewo, ngende, nkuleke,nkwesonyiwe
nsazeewo, twekyawe simububi buli omu akwate gage
nsazeewo, ngende,nkuleke, nkwesonyiwe
nsazeewo, twekyawe, simububi buli omu akwate gage

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...