lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

munyenye - undercover paapi lyrics

Loading...

into:
ummmmmmmm
ummmmmmmm
ummmmmmmm
yeah dcmempire donkoff

verse 1:
onzijukilanga bwoba ngogenze kuba ggwe munyenye yange munnaku
onzijukilanga ku sawa eyokwekyanga kuba nkisubira
alright den sweetie yegwe w*nge nkusaba omanye
ondyeno mumusayi
baibee yegwe kyana abakugambako abo basiga bukyayi
nkubamu akafananyi nga wekyanze ate nga yegwe munyenye yange
gwe munyenye ebelawo buli kiro mumusana
mubutiti ngenkuba etonya
nkusaba obere w*nge maama tewechanga bambi nkwagara alright
chorus:
mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh
anti yegwe kyana kyange
mwenya anti oli nemwenye eh eh
ndaga kasekoko
mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh
baby yegwe kyana kyange
mwenya anti oli ne mwenye eh eh
(bilibamba) nze ndaga kasekoko

verse 2:
bwebiba abaagalana bwebayomba bamala omukwano negugenda
naye nze nkusaba mukwano bwetuyomba omukwano gwafe tegugenda
munyenye yange nkusaba onsubize nebwetuliba twekyanze nze tonnangire
nkusaba onsubize munyenye yange obuziina bw*nge gwe tolibwanika
katino sembera ndabe njagala manye
ekikunyiziza mukwano nkugambye senbera ndabe njagala manye
awakusiiwa mponye mukwano biliba

chorus:
mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh
anti yegwe kyana kyange
mwenya anti oli nemwenye eh eh
ndaga kasekoko
mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh
baby yegwe kyana kyange
mwenya anti oli ne mwenye eh eh
(bilibamba) nze ndaga kasekoko
you might also like
verse3:
yeggwe omusuwa ogutambuza omusayi ngomusayi ogutambula gwa o
ate nze yenze white blood cell zo buli akukwatako nnina omurwanyisa
munyenye yange akukwatako mundopere ndayila okufa mukwano nga ndi nawe
kubbuba lyennina munyenye yange nja kukuba omuntu akuzanyisa bbaba
katino sembera ndabe njagala manye
ekikunyiiziza mukwano
nkugambye sembera ndabe njagala manye awakusiiwa mponye mukwano

chorus:
mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh
anti yegwe kyana kyange
mwenya anti oli nemwenye eh eh
ndaga kasekoko
mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh
baby yegwe kyana kyange
mwenya anti oli ne mwenye eh eh
(bilibamba) nze ndaga kasekoko

cho! cho! cho! cho!

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...