salary (feat. selecta jeff) - ugaboys lyrics
mpaka sound dis
selecta jeff
ugaboys tell me so
bwe naafuna ku salary
nja kulumba ebbaala
njagala mpoomerwe ekyenge
nja kujooga ku kaalo
bwe naafuna ku salary
nja kulumba ebbaala
njagala mpoomerwe ekyenge
nja kujooga ku kaalo
a ugaboy so
bwenti bwenti nze bwe nkola
ssente ezange zange ate seewola
byana bimpita daddy bwe mbiwa
hennessy, fanta fanta nga bwe ngula
so njagala kupoppinga wine
just kunneerabiza ex
kutakinga risk
bwe kigaana nga ndatinga bestie
champion zannyamu ku kindandali
gampe ndabye baby bedroom bully
mumpi alinamu n′amathandali, eh
mulage ku wallet y’akwagale
bwe naafuna ku salary
nja kulumba ebbaala
njagala mpoomerwe ekyenge
nja kujooga ku kaalo
bwe naafuna ku salary
nja kulumba ebbaala
njagala mpoomerwe ekyenge
nja kujooga ku kaalo
wali omanyi nti ndifa bw′ondeka
wali omanyi siwona
wali omanyi mbu ndifa lwa njaga (lwa njaga)
mukwano wanneesonyiwa
nange nakwesonyiwa aah ah ah
bwenti bwenti nze bwe nkola
ssente ezange zange ate seewola
byana bimpita daddy bwe mbiwa
hennessy fanta fanta nga bwe ngula
so njagala kupoppinga wine
just kunneerabiza ex
kutakinga risk
bwe kigaana nga ndatinga bestie
champion zannyamu ku kindandali
gampe ndabye baby bedroom bully
mumpi alinamu n’amathandali
mulage ku wallet y’akwagale
bwe naafuna ku salary
nja kulumba ebbaala
njagala mpoomerwe ekyenge
nja kujooga ku kaalo
bwe naafuna ku salary
nja kulumba ebbaala
njagala mpoomerwe ekyenge
nja kujooga ku kaalo
bwe naafuna ku salary
kwata
nja kulumba ebbaala
Random Song Lyrics :
- good things are coming - vincent lyrics
- my mind is chaos - the happy theory lyrics
- b u t w e g o t i t t h o - phinisey lyrics
- sunflower - andy wray lyrics
- veneno - terrícola lyrics
- unspoken - reina mystique lyrics
- 씨리얼 (cereal) - 원슈타인 (wonstein) lyrics
- la lune - simon alain lyrics
- fair - cal murphy lyrics
- brothers - hyland lyrics