lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

nfa - t4 choyce lyrics

Loading...

[verse.1]
love eluma nga bbisa bya mwana
tekuta ekulemelako ,nebwolwana
nalekebwaawo oyo gwenali mpaana
yanfugisa ebilowoozo,oyo omwana yeah e

[semi*chorus]
nkulowoozaako everyday
(oh everyday)
omukwano gwetwakola night and day
(ohh night and day eh)
ebisuubizo bya wedding day
(our wedding day)
byona twabivaako,lwaki twabivaako ?
ohhh oh oh

[chorus]
oooh ooh,nze nfa
vaawo nawe,jangu ontaase eno nfa
olwa love yo
oooh ooh ,nze nfa
vaawo nawe ,jangu ontaase eno nfa
olwa love yo

[verse.2]
ninze lwolikyuusa ebilowoozo byo
nga ongamba onjagala,mu doboozi lyo
emmm
sirina bwendi,bambi taasa eddenzi lyo
wansalamu mukifananyi ,wanzija ku meeza yo
why girl?
[semi*chorus]
nkulowoozaako everyday
(oh everyday)
omukwano gwetwakola night and day
(ohh night and day eh)
ebisuubizo bya wedding day
(our wedding day)
byona twabivaako,lwaki twabivaako ?
ohhh oh oh

[chorus]
oooh ooh,nze nfa
vaawo nawe,jangu ontaase eno nfa
olwa love yo
oooh ooh ,nze nfa
vaawo nawe ,jangu ontaase eno nfa
olwa love yo

oooh ooh,nze nfa
vaawo nawe,jangu ontaase eno nfa
olwa love yo
oooh ooh ,nze nfa
vaawo nawe ,jangu ontaase eno nfa
olwa love yo

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...