lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

omulembe - spice diana lyrics

Loading...

baliwa abakyala baluno
abasiiba basiwenja okuffa
abatakiriza kusigala emabega
baliwa bamama bakati
abamanyi kyebalina okukola
nga tebakiriza kuba kokonya
eh eh!

bwo g*yala k*mulembe guno
abalala ng’ebintu bayiga
nga enkola yabyo kagikuguka
eh eh!
ebikozesebwa nga bafuna
nga bamanya ne gyebisangibwa
obasisinkana nga wewunya
eh eh!

twasalawo ffe twasalawo
bagalawo nga tugulawo
okwerumya anti kwagwawo
n’esente tuzirina
n’abaami tubarina
ate oba otujogerawa

tulina okugenda nagwo
omulembe omulembe
tokiriza kusigala
tokiriza tokiriza
tewali kukadiwa leero
omulembe omulembe
tokiriza kukuleka
tokiriza tokiriza
tulina okunyirira ffena
omulembe omulembe
tokiriza kusigala
tokiriza tokiriza
bwosimagira abaana betala
bwog*yala ng’obudde buduka
eno timе ya technology
eh eh!
laba n’omwami wo musembеze
muzukuse bwaba nga yebase
ategere nti sawa mbaya
guno omulembe gwakulabika bulungi
teri ku mogoka
atanafuna ogire ofune
n0bufumbo buba bunyuma
nga munowo akutunulira
nakugamba nga tokadiwa

twasalawo ffe twasalawo
bagalawo nga tugulawo
okwerumya anti kwagwawo
n’esente tuzirina
n’abaami tubarina
ate oba otujogerawa
(herbert sk!lls pon dis one)

tulina okugenda nagwo
omulembe omulembe
tokiriza kusigala
tokiriza tokiriza
tewali kukadiwa leero
omulembe omulembe
tokiriza kukuleka
tokiriza tokiriza
tulina okunyirira ffena
omulembe omulembe
tokiriza kusigala
tokiriza tokiriza
kakati nze banpita diana
diana ye music commander
simbula engoma tugende tooda
teri kudda teri kudda
oba oyagala kubeera fala
beerawo nga toyagala kukola
onosubwa n’endongo bwekuba
eh eh!

twasalawo ffe twasalawo
bagalawo nga tugulawo
okwerumya anti kwagwawo
n’esente tuzirina
n’abaami tubarina
ate oba otujogerawa

tulina okugenda nagwo
omulembe omulembe
tokiriza kusigala
tokiriza tokiriza
tewali kukadiwa leero
omulembe omulembe
tokiriza kukuleka
tokiriza tokiriza
tulina okunyirira ffena
omulembe omulembe
tokiriza kusigala
tokiriza tokiriza

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...