ntuyo zange - spice diana lyrics
spice diana, diana
spice diana
ndya ku ntuyo zange
mu sound cover, zino ntuyo zaffe ne baur
eno embozi ya leero, tonyigila bwenkugamba ko
wobba towuliriza luyimba, nkusaba wuliriza obubaka obutwale
banaffe, banaffe bantu banaffe bayiga ffe
baagala tulye byenda bo bagende ne ebibumba
banyumrwa basanyuka nnyo nga tetulina buyimba
kyekyo ekinkeeza buli k*makya nga omulimi nenk*mbi
mama w*nge aleme kusabiliza sabuni
ne my byafaayo kane yeyata abel
amazina ddala wabaava eli
ekitonde omuntu wentiira dunia
nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
wadde abanemesa bali eyo beewеra ezo ntuyo zange
nze ndеka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
ebirungi byomukolede tabiraba atunula bali
bwogula esati asaba nempale
byona tabiraba atuza ndali (why)
luli nalopa nga wa mama
kati oba ndi loopa wanni nze
kyoka nga banaanga bwerere
ne benayamba nayambila bwerere
baagala tulye byenda bo bagende ne ebibumba
banyumirwa basanyuka nnyi nga tetulina buyimba
boogela, boogela, ba people batuvugannya
tetulina kyetwakola, naye ateh batuzoganya
nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
ne wetwali mu masomero twasoma
naye teri ajukila ku byetwasoma
twakyanga football ne netball
naye teri ajukila na bya netball
bwebatyo no webabeela teri ajukira bya nkeera
berabila buli lukeera
baagala tulye byenda bo bagende ne ebibumba
banyumirwa basanyuka nnyi nga tetulina buyimba
boogela, boogela, ba people batuvugannya
tetulina kyetwakola, naye ateh batuzoganya
nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
anh ntuyo zange
anh ntuyo zange
Random Song Lyrics :
- limelight - ursa and the major key lyrics
- ut å ströga feat. kjarbo - femedia feat. kjarbo lyrics
- light a fire - mick flannery lyrics
- feel good magic - la-e lyrics
- diamante doce (beat. by mixtapesoulbeats) - willblade lyrics
- 18 - yassine stein lyrics
- maux croisés, pt. 2 - swift guad lyrics
- virginia - bike routes lyrics
- starlight - jon pardi lyrics
- lars og lure - pelle politibil lyrics