muntu wange - spice diana lyrics
gwe weeyagale n′omuntu wo
chosen blood
neeyagala na muntu w*nge
spice diana
weeyagale n’omuntu wo alo
eli arkhis music
tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo
ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo
twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo
ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo ho!
kuba tumanyi gye tuvudde
era tumanyi we tutuuse
okunyiiga tukuzza bbali ne tukwatagana
nkusaba weeyagale n′omuntu wo
nina baby w*nge
mugabane ne ku bintu byo
muwa n’ebintu byange
nkusaba weeyagale n’omuntu wo
nina baby w*nge
mugabane ne ku bintu byo
muwa n′ebintu byange
gwe weeyagale n′omuntu wo eyo
neeyagala n’omuntu w*nge
weeyagale n′omuntu wo alo, oh babe
omulungi muwe okutu
face ye gyetimbe nga tattoo
tomucanga ng’amatatu
tomusuula ddalu
ojjukira lwе wanyiiga n′ovuma munno?
ojjukira luli lwe walangira munno? (n’omulabisa)
sso ate bwe walwala wajjanjabwa munno!
jjukira amaziga ng′okaabira munno
(nti osanga akiiwa)
kati osazeewo okusanyuka ng’osanyuka nе munno
nkusaba weeyagale n’omuntu wo
nina baby w*nge
mugabane ne ku bintu byo
muwa n′ebintu byange
nkusaba weeyagale n′omuntu wo
nina baby w*nge
mugabane ne ku bintu byo
muwa n’ebintu byange
oh baby
tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo
ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo
twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo
ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo, yeah eh
gwe weyagale n′omuntu wo eyo
neeyagala na muntu w*nge
weeyagale n’omuntu wo alo
nkusaba weeyagale n′omuntu wo
nina baby w*nge
mugabane ne ku bintu byo
muwa n’ebintu byange
nkusaba weeyagale n′omuntu wo
nina baby w*nge
mugabane ne ku bintu byo
muwa n’ebintu byange
route music
Random Song Lyrics :
- son goku - anametogoby lyrics
- i still can't forget - aretha franklin lyrics
- vorrei che questo fosse il paradiso - mikimix lyrics
- грузинская песня (georgian song) - пикник (piknikband) lyrics
- onelovestyle relloyded (bonus) - laf (qc) lyrics
- dark clouds - josé kelly lyrics
- культура (culture) - killjoy (rus) lyrics
- vampirezzz song - derdy lyrics
- starnova - :lor3l3i: lyrics
- made in abyss + mantra - gitarakuru lyrics