mood - spice diana lyrics
my babe
nze ndi mu mood
baur!
naye gwe darling
nze nnyamba tonkyawa
nkwagala okusinga ku namba
namba moja abangi gye balumba oh
mukwano nze ŋŋamba
nina eno kye ŋŋamba
omukwano gwo mungi nnyo nnyo gujjuza ennyanja
tonsuula
kirinkanga
tondeka awo
ne bantwala
omukwano gwo gwe gunzisa mu mood
mu mood
amapenzi go ge ganzisa mu mood
mu mood
omukwano gwo gwe gunzisa mu mood
mu mood
you’re like a trigger trigger nga bw’olaba emmundu
emmundu
oli good
oli good
onteeka mu mood
onteeka mu mood
oli good
oli good
onteeka mu mood
onteeka mu mood
nava ku tabbiri
lwe w*nkuba enjiri
mwana gwe olina enjiri
erimu ebigambo biri byo byennyini
hmmm ŋŋumye nkusange
eeh wa, eh wa eh wa eh wa
aah nfubye nkulinde
eeh wa, eh wa eh wa eh wa
njagala obiŋambe
bw’onjagala sunday to sunday
nabagamba oli w*nge
omukwano gwo gwa cash ssibanje
mpa omukwano naawе
sabula
waakiri babe naawe, eh
ssaako akayimba naawе, eh
tukazinemu nze naawe, eh
babe naawe, eh
ekiba kikusumbuwa gwe loopa eno
eeh, babe loopa eno
tebakutambaala ng’ogenze eyo
eeh, eyo eyo
nsuubiza sirikuswaza eyo
eeh, eyo eyo
kimyanso kyange myanse?
nze myanse omyanse?
kimyanso kyange myanse?
nze myanse omyanse?
k’abe ani k’abe ani
chameleone
k’abe ani k’abe ani
king saha
nze ndi bubi
nze ndi bubi
baur on the beat
sabula
Random Song Lyrics :
- volta pra mim mamã - leandro lyrics
- far away from love - winner lyrics
- de una pasión - de bueyes lyrics
- lindo céu - ana clézia e laudiceia lyrics
- jovens com poder - ministério jovem lyrics
- preciso de ti - weelington silva lyrics
- viola cristã - valderi e mizael lyrics
- renúncia - barrerito lyrics
- a glorious dawn - symphony of science lyrics
- não dá pra disfarçar - marcello teodoro lyrics