muwomya - sheebah lyrics
yeahhh
nessim pan production
kano nkayimbye lwamukwano (muwomya owomya)
naye omukwano
nkwagala ebirungi (muwomya owomya)
maama birungi
nkwagala nyo kale wetale (muwomya owomya)
oli wakabi nyo kale byekole (muwomya owomya)
wabula onyumisa obulamu byekole gwe (muwomya owomya)
anti maama nemala nkulaba mba maze (muwomya owomya)
aah aah sente noleta ah
life nekyuka ah kyokwata kyenkwata ah
dollar notola ah (aah)
muwomya nze munowo njagala ombalire nga mubano bo
muwomya nze munowo asing*yo okukwagala muno wo
mowomya banji mbalaba naye era gwe aliko
nkwagala nyo kale wetale (muwomya owomya)
oli wakabi nyo kale byekole (muwomya owomya)
wabula onyumisa obulamu byekole gwe (muwomya owomya)
anti maama nemala nkulaba mba maze (muwomya owomya)
kyoba omanya nkwetaga (muwomya)
era nkulinda lwolidda eka (muwomya)
nze bwenkulaba nekyanga (muwomya)
wabula onyumisa obulamu wekyanga (muwomya)
onyumisa obulamu sebbo
nkwagala okamala ayi
kino ekidongo kiko
yegwe anzijanjaba kyemba mba nganereta
nkwagala nyo kale wetale (muwomya owomya)
oli wakabi nyo kale byekole (muwomya owomya)
wabula onyumisa obulamu byekole gwe (muwomya owomya)
anti maama nemala nkulaba mba maze (muwomya owomya)
kano nkayimbye lwamukwano (muwomya owomya)
naye omukwano nkwagala ebirungi (muwomya owomya)
maama birungi jangu eno nkwetaga ahhh (muwomya owomya)
kwata kwata kwata boyi (muwomya owomya)
Random Song Lyrics :
- supérame ya - daniela legarda lyrics
- respeto es oro - jefe de la m lyrics
- alice in wonderland - roberta gambarini lyrics
- cult assassin - dj muggs lyrics
- hey, mãe - onni almaversada lyrics
- snow in anselmo - van morrison lyrics
- intuition (live at toronto's danfort music hall) - feist lyrics
- faenskap - gode ord dør sist lyrics
- random (menta remix) - lady sovereign lyrics
- the king's khrysis - mez lyrics