geza gezamu - radio & weasel lyrics
weasel
ha!
weasel manisal we say goodlyfe ting dis
everytime with fire yo
weasel manisal alongside the radio
this one a crouch production
ggwe
both
geza gezaamu
wewa wewaamu
ani akugyaamu?
ani akugyaamu?
geza gezaamu
wewa wewaamu
ani akugyaamu?
ani akugyaamu?
radio
darling geza gezaamu ddala ani akugyaamu?
bikwate mangu laba ddala ani akufaako?
nkuba ekimyanso
oggule omulyango
naye onnumya nnyo ng’alina omusango
nina omukwano gwo kamaala teguliggwaawo
ani anaagumira obusungu bwo obungi?
ani? yeah
ani anaagumira emikwano gyo emingi?
ani? yeah
radio
olina kye w*nkola
bwe nkulaba ng’oyitawo bye nkola mbireka
masannyalaze gankuba
nziba n’omudomo ne nnemwa ok*mira
nga njagala kwatula
omumwa ne guziba nе njogera ebirala
aaah gwe oba ondaba
lwaki tonnyamba n’omponya omuguwa?
ddala bw’oba ondaba
lwaki tonnyamba n’omponya omuguwa?
ani anaagumira obusungu bwo obungi?
ani? yеah
ani anaagumira emikwano gyo emingi?
ani? yeah
weasel
ha! bw’oba ojjula tujjule
ebyo ebisinga okuwooma
ha! bw’oba ogenda tugende
nze nkooye okulinda
geza gezaamu babe nze teriiyo ansinga
ha! nze nkugamba mazima abalala bakulimba
ne bw’oba ogenze bulaaya era nsigala nkulinda
ba pemba bakulimba
eyo gyotaba bakukyanga
ha! nsazeewo leero zaabike
bwe giba misinde omusaayi gudduke
anti puleesa zirinye
gatonnye leero gakulukute
Random Song Lyrics :
- mátame - el boom la mezcla perfecta lyrics
- girl, i wanna lay you down - international version - jack johnson lyrics
- when i met u - onuka lyrics
- blood + honey - july talk lyrics
- bout' u - frank 40 lyrics
- like a champion - wiwi tu lyrics
- valley (live) - chris mcclarney lyrics
- désizyon - foxy myller lyrics
- matenme porque me muero - (versión mono) - caifanes lyrics
- k. kouneva - javaspa lyrics