malamu - pallaso lyrics
sho
you shoot the arrow baby straight to the heart
ogenda n’otunuulira nze ne nsabbalala
and slowly i might be falling in love
i will never ever take it for granted
tuba babiri nno eyo gy’okeesereza
you whine it on the beat olio ne nekomberera
onoonya camera ng’ate nze agirina
olwaleero nina okukulaba
nze buli kye nina kikyo babe
omukwano gwe nina gugwo babe
nze buli kye nina kikyo babe
ma babe pretty pretty like a rose flower
nze buli kyе nina kikyo babe
omukwano gwe nina gugwo babe
nzе buli kye nina kikyo babe
ma babe pretty pretty like a rose flower
baby malamu
malamu
malamu bakwongere endala
ma baby malamu
malamu
malamu bakwongere endala
omulungi bwe biba nga binyuma
bwe biba binyuma tusaananga ne tubiddamu
ka cinema we kaba nga kanyuma
akaba kanyuma tusaananga ne tukaddamu
omutima gw*nge, obanga ogwagala gutwale
bwoba nga ogwagla gutwale
obulamu bw*nge, bwoba nga’ obwagala butwale
bwoba ng’obwagala butwale
nze buli kye nina kikyo babe
omukwano gwe nina gugwo babe
nze buli kye nina kikyo babe
ma babe pretty pretty like a rose flower
nze buli kye nina kikyo babe
omukwano gwe nina gugwo babe
nze buli kye nina kikyo babe
ma babe pretty pretty like a rose flower
oluggi lw’omutima gw*nge waggulira ku ppata
abalijja ekikeerezi balitusanga ku mbaga
ojjanga ne nkusiigira omugaati gwa b*tter
ka chai ka mudalasiini my kikopo kya agama
bino sure, wamma baby totya
onywezanga ky’okutte w’okutte tota
gwe waddira omuzannyo n’ogugaziya
wawanika eri gye batatuuka
nze buli kye nina kikyo babe
omukwano gwe nina gugwo babe
nze buli kye nina kikyo babe
ma babe pretty pretty like a rose flower
nze bule kye nina kikyo babe
omukwano gwe nina gugwo babe
nze buli kye nina kikyo babe
ma babe pretty pretty like a rose flower
baby malamu
malamu
eddie dee
malamu bakwongere endala
ma baby malamu
red pro
malamu
malamu bakwongere endala
akarma ivan
malamu bakwongere endala
Random Song Lyrics :
- dexter the robot [album art + tracklist] - famous dex lyrics
- e$trabursatil - doble porcion lyrics
- ni por mil punado de oro - cornelio reyná lyrics
- merano - benny andersson lyrics
- kaya ta hot - mason lyrics
- get real - alex clare lyrics
- la reine déneige - oubéret lyrics
- seagull/lonely love - sutherland brothers & quiver lyrics
- howl - biffy clyro lyrics
- why do people fight? - °c-ute lyrics