lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

amaka - nsimbi lyrics

Loading...

abeeyo abeeno nze nina kyendese
abeeyo abeeno nze nina kyendese
yita ne mulirwana muyitte asembere
nabaana balete nabo kambabulirire
waliwo kyenalabye eyo mukizinga esese
ensi yo etabuse nkugambye wetuse
omusaja yalese embuzzi k*mukolo ajiwase
omukyala yakubye bba kata omutwe agwase
abantu balina empisa ezikunjubuse
emitayimbwa ejali jizimba kati jebagula babise
egw*nga elyali elyawamu lisensebuse
abaali abamagezi bawuguse
abaali abekitibwa baseguse
amaka gagwawo
nga abaana kubazadde bawaguse amaka gagwawo
nga ebigambo ebikuvamu sibyakawowo amaka gagwawo
nabakulembeze baffe bawukuse amaka gagwawo

emp*ssa zo mumaka nazono zigwawo
tudeyo k*mpisa ezabakasangwawo
ekisinze okututa kwekukopera
gubula asala nga omutto ate yawabula
nfudde mama jajange anzala
ababula edda gwe ogoberera
kibakikyamu abaami okupaala
notalabirira mabujje go zala
abakyala no namwe mbanenya
mungu akuwa atya oluzalo ate nosula
amaka gagwawo

around the fireplace under the beautiful night sky filled with stars
there were oohs and aahs as an african family would gather to feast, dance, chant and sing
they would learn from the old men and women, grey haired we called them the elders
(amaka gagwawo/as the concept of a family slowly melts away)
they told stories of our ancestry poetry in adventure, virtue respect for fellow men through legends
an african version of a university was the fireplace community symbiotic co* existence was shining through the beauty of our diversity
we learned how to share from our mothers
learned how to gather and hunt from our fathers
we were told to have compassion for others, strangers, travellers and the sick
“my sons, protect nature and the wild but most importantly open your fist and shake hands, reach out to each other with an open palm”
our forefathers knew that to build a strong society
you had to start the smallest unit of a family
where the quintessential african values were your sisters, your brothers were all part of an extended family
keep the family together

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...