lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

kulwaki - martha smallz lyrics

Loading...

[intro]
kulwaki
kulwaki
kulwaki
kulwaki, kulwaki
kulwaki olina empisa embi?
lwaki, kulwaki, lwaki olina empisa embi?

[chorus]
lwaki ogenda n’onnumya?
kulwaki ommalangamu essanyu?
kyokka olina n’eddalu
kyokka olina n’eddalu
nakidde omulinamu omwaana
namubiru anaatela okuzaala
kyokka olina amabanja
kyokka olina agabanja
kulwaki ogenda n’onnumya?
kulwaki ommalangamu essanyu?
kyokka olina n’emputtu
kyokka olina n’emputtu
bulijjo nfumba etayidde
buli kiro oyomba bukedde
kisusse, mpulila nz’onnemye
mpulila nz’onnemye
[verse 1]
ogenda neweefuula, and i can swear that i don’t know who you really are
ogenda neweekyusa, ng’omusota ku taka
kale ne nebuuza , guno ogusajja gwe’gwannumba
nali sigwaagala
nga nnina nomulala

[chorus]
lwaki ogenda n’onnumya?
kulwaki ommalangamu essanyu?
kyokka olina n’eddalu
kyokka olina n’eddalu
nakidde omulinamu omwaana
namubiru anaatela okuzaala
kyokka olina amabanja
kyokka olina amabanja
kulwaki ogenda n’onnumya?
kulwaki ommalangamu essanyu?
kyokka olina n’emputtu
kyokka olina n’emputtu
bulijjo nfumba etayidde
buli kiro oyomba bukedde
kisusse, mpulila nz’onnemye
mpulila nz’onnemye

[verse 2]
look deep inside you and you will see
that there is no other girl with whom you will be happy except me (lwaki)
look deep inside you and you will find
that there is no other kind of love
sweeter than mine
it’s sweeter than, sweeter than pine*apples
[chorus]
lwaki ogenda n’onnumya?
kulwaki ommalangamu essanyu?
kyokka olina n’eddalu
kyokka olina n’eddalu
nakidde omulinamu omwaana
namubiru anaatela okuzaala
kyokka olina amabanja
kyokka olina agabanja
kulwaki ogenda n’onnumya?
kulwaki ommalangamu essanyu?
kyokka olina n’emputtu
kyokka olina n’emputtu
bulijjo nfumba etayidde
buli kiro oyomba bukedde
kisusse, mpulila nz’onnemye
mpulila nz’onnemye

[bridge]
kulwaki, kulwaki
kulwaki olina empisa embi?
kulwaki, kulwaki
lwaki olina empisa embi?

[verse 3]
kulwaki, mbulila nno
kulwaki, mbulila nno
twasuze njaala
omwana teyalidde
yakomyeewo enkeera
asitudde omwenge
sente z’amata nanti zeyanywedde
sente z’omwaana zeyanywedde
twasuze njaala
omwana teyalidde
yakomyeewo enkeera
asitudde omwenge
sente z’amata nanti zeyanywedde
sente z’omwaana zeyanywedde
sente z’omwaana zeyanywedde
sente z’omwaana zeyanywedde
sente z’omwaana zeyanywedde
alina empisa
bwemmugambako nga alina empisa
alina empisa
bwemmugambako nga alina empisa
nze n’abaana
ewaffe tetulya bwessimujjukiza
esente alina, myeezi ebiri, tusula munzikiza
amabanja alina
bwemmugambako, nti ajakunkuba
alina empisa
bwemmugambako nga alina empisa, nti ajakunkuba
ajakunkuba, yalina empisa..

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...