omalawo - lydia jazmine lyrics
love, love, loovee
love
love, love, loovee
mukama yampa amaaso nga ayagala nkulabe
ng’ayagala nkufune ng’ayagala onkyamule
lw’oberawo ngonda
wadde nga bbo abalala kibanyiiza lwakuba ongonza
uh yea eh ya
baibe byonna gwe ayiiya
baibe byonna gwe asinga
ebintu byo tebyakyama only perfect eh yea
ogenda kunsobola
n’eno laavu gyonsaaba
ogenda kunsobola
n’eno laavu gyonsaaba
kyoba omanya omalawo nzenna
nzenna omalawo
kyoba omanya omalawo nzenna
nzenna omalawo
nze ndi mwana wa mululu
ne mu love nkola omululu
abamu bampita omulalu
si kusaaga si zungululu
abalala abakwemanyiiza
bakimanye ndi mubi nkuba
balabire ne ku eva
oli muyi, namumenya
lw’oberawo ngonda
wadde nga bbo abalala kibanyiiza lwakuba ongonza
uh yea eh ya
ogenda kunsobola
n’еno laavu gyonsaaba
ogenda kunsobola
n’eno laavu gyonsaaba
kyoba omanya omalawo nzenna
nzеnna omalawo
kyoba omanya omalawo nzenna
nzenna omalawo
baby nkwesunga era gwe yanguwa
baby gwe nsonga nze lwaki nsanyuka
laavu laavu laavu laavu
laavu laavu laavu
lw’oberawo ngonda
wadde nga bbo abalala kibanyiiza lwakuba ongonza
uh yea eh ya
ogenda kunsobola
n’eno laavu gyonsaaba
ogenda kunsobola
n’eno laavu gyonsaaba
kyoba omanya omalawo nzenna
nzenna omalawo
kyoba omanya omalawo nzenna
nzenna omalawo
uuuh, yea
lydia jazmine again
the one and only
again and again
and again and again
Random Song Lyrics :
- being and nothingness - arrows in her lyrics
- daste man nist - shadmehr aghili lyrics
- i look hot in this dress - lil cat lyrics
- sentiero - palace ferretti & plexiboi lyrics
- streetlight - seconds away lyrics
- snoopin - yung kage lyrics
- singer - fantasy camp lyrics
- inadaptée - brigitte fontaine lyrics
- found it - chillermusic lyrics
- refractions (in the rain) - clinic lyrics