![lirikcinta.com](https://www.lirikcinta.com/statik/logonew.png)
kawoowo - lydia jazmine lyrics
one and only (oli kawoowo ombobonga)
uu wu ayererere maama (oli kawoowo ombobonga)
uu wi ayererere maama (k*mutwe maama)
gwe mu love oli dagala lya muchuuza (k*mutwe)
obwongo n’omibiri eno obifunsa (maama)
gwe va ku bari yenze nakukunda (uu uu ah!)
yo love lwazi taaka lya mu bumba (maama)
am in a bad situation
guno omubiri gwagala kukwesiga
gwe kola bibyo no question
mu love ŋŋenda na ku kwongenzamu
yenze ali bugumya amasuuka
yenze ali bugumya amasuuka (oli kawoowo ombobonga k*mutwe maama)
yenze ali kwoleza ebikunta
ndiba mulungi ali sooka (oli kawoowo ombobonga k*mutwe maama)
yenze ali bugumya amasuuka
yenze ali bugumya amasuuka, baby (oli kawoowo ombobonga k*mutwe maama)
yenze ali kwoleza ebikunta
ndiba mulungi ali sooka (oli kawoowo ombobonga k*mutwe maama)
nze nakuyisa mwenge leka abalala bagende
nakunya kutamira wende nze natomeza bisenge
mbasasira n’abakukwana nze ebyange biba byamatala
nze kululwo sitya kuswala
ne bwekiba kya kulwana, njakulwana
nze amaaso gandaze omutiima gwo sikusubiza ondaba, no no yeah!
gwe muntu omu no gwe sikyusize color (gwe weeka)
my baby wa la la (omukwano gwo girita munda gunzisa)
baby, nzija mu kyangala enzikiza eno wa la la (wa la la, love you enkyunya)
mmm hmm! nzija mu kyangala my baby wa la la (wa la la, love you enkyunya)
my baby wa la la my baby wa la la (wa la la, love you enkyunya)
yenze ali bugumya amasuuka, eeh!
yenze ali bugumya amasuuka, mmh! (oli kawoowo ombobonga k*mutwe maama)
yenze ali kwoleza ebikunta
ndiba mulungi ali sooka (oli kawoowo ombobonga k*mutwe maama)
yenze ali bugumya amasuuka
yenze ali bugumya amasuuka, nze nzeeka (oli kawoowo ombobonga k*mutwe maama)
yenze ali kwoleza ebikunta
ndiba mulungi ali sooka (oli kawoowo ombobonga k*mutwe maama)
(oli kawoowo ombobonga)
Random Song Lyrics :
- что* (what*) - lil 17th lyrics
- back home - c4thetrendsetta lyrics
- step ya game up - 57th street rogue dog villians lyrics
- i hate u, i love u (radio edit) - garrett nash lyrics
- 中原めいこ meiko nakahara - fantasy! (acidgvrl remix) - acidgvrl lyrics
- пришло время (now is the time) - tretyakovka lyrics
- dance - drew sarich & das endwerk orchester lyrics
- наверное, про тебя - noble baby lyrics
- cueva de secretos - lezlie chávez lyrics
- f.y.o - stewp kidd lyrics