oliwa - kenneth mugabi lyrics
[lyrics + oliwa + kenneth mugabi]
[intro]
haaaaa……………….
[verse 1]
oliwa gwe ow’amaaso
genjogelako ag’otulo
nkusange wa?
mubulilaako n’atuukayo
oliwa gwe
gwentunulila
nempulila obujiji mu manyo
olubuto nelwekyanga nentuuyana
nenkankana mu tuntu
[bridge]
singa nkufuna
singa nkulaba
nf-kamila ne neebaza
singa nkufuna
singa nkulaba
nga ndayila silikuta
[chorus]
wadde e’bunayila
n’atuukayo
sifudeeyo oba obeera wa
ebigere nja bitambuza
kasita nga na’kutuukako
wadde e’bunayila
n’atuukayo
sifudeeyo oba obeera wa
ebigere nja bitambuza
kasita nga na’kutuukako
[interlude]
oliwaaaa..
oliwa
[verse 2]
oliwa gwe gwebantondela
anamponya obw’omu
atunula ngo’mweezi ogwakaboneka
anamponya ebintiisa ekilo
anantaasa abalalaaa…
beneekaka okwagala
nkusange wa gwe
a’nanyimbila
nfune otulo ekilo
nyimbidde abalala bo nebeebaka
nze nensula nga ntunula
[bridge]
singa nkufuna
singa nkulaba
nf-kamila ne nebaaza
singa nkufuna
singa nkulaba
nga ndayila silikuta
[chorus 2]
wadde e’bunayila
natuukayo
sifudeeyo oba obeera wa
ebigere nja bitambuza
kasita nga nakutuukako
wadde e’bunayila
n’atuukayo
sifudeeyo oba obeera wa
ebigere nja bitambuza
kasita nga nakutuukako
[outro]
oliwaaaaaa……..
oliwaaaaaaaa………
oliwa
oliwaaaaaaaaaaaaaaaaa……
oliwa
Random Song Lyrics :