lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

njagaza kajanja - karitas kario lyrics

Loading...

talalalala talalala ohh ohhh
olusozi lwo omukwano ndulinyeeko abalala mugira mukyalwambuka omuntu
omutuufu ono gwe mpadde omutima gw-nge aligutuusa,

guno omukwano ndayira,
nkisimbako amannyo nti tegulifeedinga ebiri twawula tuli bibuuka ffe
tuli semiinti nankokoto,
kati kwata omukono oseeko akarabo nkusaba kabe kaakaweta olwo kabe
nga akalambe kendaga bano abalala,
omanyi gyendi olinga switch eyakisa ettaala buli
woosembera wendi mwana gwe… enzikiza ngigoba. -r.mayinja-
eee njagaza kajanja love yaffe bagikolemu engombo
abaliwo wabule atusinga nnaabalijja bagisome mu bitabo.
-kario-
ohhhh beibe njagaza kajanja love yaffe bagikolemu
engombo abaliwo wabule atusinga naabalijja bagisome mu butabo.
-r.mayinja-
akamwenyoko gyendi mwana gwe kampumuza emmeeme buli lwempulira
kudoboozi lwo oh oh liringa lullaby bwetuba mu bantu ng’oyogera
nyamba onkube akaama sweetness eri mu ddoboozi ewulirwenga nzenzeka,
kati kankuteeke ku lyato nkutwale ku kazinga nkunogere ekin-z- omuntu
omulungi olinga gwe tasaana lukale kankusimbe ekikajo onywemu
kajuice olye naguno omuyembe, love yaffe kati esusse terumya na njala.
njagaza kajanja love yaffe bagikolemu engombo
abaliwo wabule atusinga n’abalijja bagisome mu butabo.
-kario-
oh beibe njagaza kajanja love yaffe bagikolemu engombo
abaliwo wabule atusinga n’abalijja bagisome mu butabo.
kati ngamba nti toli nkyawa era nsubiza nti tolinvaamu
bangi balinze okunsekerera w-nkyaye eyo bakube kalyonso.
-r.mayinja-
omutima gwo kario gube wamu abo baleke bakube endere zaabwe gwe kola
kimu ku njagala bali laba tetwekyawa bali wumula,
omanyi gwo omukwano ngulina mu bungi ate nga gugwo
siriguwa mulala awuwowuwo oooo abo bwe bawogana bwebatyo.
-kario-
ekifo kyo mu mutima gw-nge sirikituuzaamu mulala nagulirawo gwe omu
ne bwoliba ofuluma siri kukiriza. talalalala, talalalala uh mmmmh mmh.
(end, finis, enkomerero)

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...