mama - julio rankings lyrics
(intro)
maama maama
yegwe maama yegwe maama
(verse 1)
nazalibwa oyo omukazi akyasinze obulungi
okunkuza tebibadde byangu mama oyise mubingi
nga baakutega bigingi
gwe atayina yedde siringi
mama nkwagala, nyo nkwagala nyo
nga awava erinyo
ondi k*mutima nga teamu ya *rs*nal
eyo *rs*nal nakayimba nyimbye kakooo
(hook)
nkwagala nkwagala nyo maama
kuno kunsi laba nabuli kalungi kakusanaa
banange nkwagalaa nkwagala nyo maama
gwe katonda w*nge owokunsi bwonsabira katonda nga ayanukula
nkwagala nkwagala nyo maama
kuno kunsi laba nabuli kalungi kakusanaa
banange nkwagalaa nkwagala nyo maama
gwe katonda w*nge owokunsi bwonsabira katonda nga ayanukula
(verse 2)
mommy kulw*nge nga otobye
eeh nabuli kalimu okakoze eeh
omenyese nekibo k*mutwe eeh
kyekisera nkikutikule eeh
omutonzi ampadde kankuwe
nabuli kyosaba bambi saba bakuwe
ago amaw*nga kangakulambuze
mommy w*nge ekik*mba sabula onyumeeeh
everything will be better
embeera yakuterera hmm no matter
twesige katonda wadde embeera yakugetta
emilyango gyegulu wakugigula
ffe tukanye kyosaba
(hook)
nkwagala nkwagala nyo maama
kuno kunsi laba nabuli kalungi kakusanaa
banange nkwagalaa nkwagala nyo maama
gwe katonda w*nge owokunsi bwonsabira katonda nga ayanukula
(verse 3)
nze nebwendikula
okwenkanawa mumasogo ndi sigala ndi mwana
eeh eeh mama nga tufanagana
laba bwoshanana mukadde w*nge yoyo
mama h*llo h*llo wasuze otya eyo
nze nasuze nkulowozako
nalose egullo ekirooto nga nkujje mukyallo
nga nkuzimbidde ebukottoo
(hook)
nkwagala nkwagala nyo maama
kuno kunsi laba nabuli kalungi kakusanaa
banange nkwagalaa nkwagala nyo maama
gwe katonda w*nge owokunsi bwonsabira katonda nga ayanukula×2
Random Song Lyrics :
- dada sayang - syahiba saufa lyrics
- больше чем любовь (more than love) - хрися (hrisya) lyrics
- gutt - bohemia lyrics
- helsinki - h3x lyrics
- トマドイリズム (tomadoi rhythm) - sou lyrics
- dragged through the inferno - immortal disfigurement lyrics
- snake charmer - vilano lyrics
- flying whale - torauma lyrics
- sous mon vocodeur - damlif lyrics
- ##tbfr - kebenjii lyrics