makanika - john blaq lyrics
yeah yeah yeah
a john blaq bwoy bwoy
african bwoy bwoy (andre on the beat)
aya baasi
amazima gwe by’okola omutima wamenya
bwe kuba kutabula sukaali yanoga
w*ngogolako yenna yenna mukoka
me no like, me no like, gyal gyal yeah
nyoola, nyoola akamotoka
kambeere makanika obeere motoka
nga we njagalira babe nkukanika
yeah yeah yeah, nnyabo
nyoola, nyoola akamotoka
kambeere makanika obeere motoka
nga we njagalira babe nkukanika
yeah yeah yeah, nnyabo
yadde nga nva wala
omukwano gwo nze baby gwansika
simanyi oba mu mutima nawe ky’ekyo ky’ofuna
ky’ogere tontya, nze gwe walaba
gwe walaba mu kirooto nga ndi mu mirror
n’ontereeza ettaayi
ne nkuyita mummy
yegwe weka asobola okukakanya tsunami
omukwano gwo gwa halali, walayi
bakutunulako bagonda, bakirimaanyi
tell me what you really want
tukikole ku sande oba ku mande
girl tell me what you really want
nkulabe ku sande oba ku mande
nyoola, nyoola akamotoka
kambeere makanika obeere motoka
nga we njagalira babe nkukanika
yeah yeah yeah
nyoola, nyoola akamotoka
kambeere makanika obeere motoka
nga we njagalira babe nkukanika
yeah yeah yeah
kati no nyingira mu byengera ng’ayingira akamotoka
nkukanika mpolampola nkukuba matatu
girl you know me really wanna be with you everyday, nga tewali na bireekaana
girl you know me really wanna be with you everyday, nga tewali ba tu calling*a
laavu yo tomato
binyuma nga tewali alemera mu mulyango
okwagala ennyo nawulira mbu guba musango
kikusigalako kikulemera mu bwongo, eh eh
tonkuba mugongo, leka tubibyemu
bwe nnyingiza ekisumuluzo onnyimbiremu
amazima nkwagala ebitono n’ebinene
mi sweet sweet sweet sweet banana na*na
bw’oba osobola ok*mwenya n’era kikola
abacookoozi ng’emitima gibaluma
nyoola, nyoola akamotoka
kambeere makanika obeere motoka
nga we njagalira babe nkukanika
yeah yeah yeah
nyoola, nyoola akamotoka
kambeere makanika obeere motoka
nga we njagalira babe nkukanika
yeah yeah yeah
Random Song Lyrics :
- brillar - ness el digital lyrics
- kesz - almost famous lyrics
- dinner - oh wonder lyrics
- non 6ento nada - biondo & paris boy lyrics
- fight for your right (to hate) - tourdeforce lyrics
- blessed - fvux lyrics
- shum - junimo lyrics
- bright side of the road - jerry garcia band lyrics
- if you love me - john o'banion lyrics
- rushing - yung carti72 lyrics