onetoloza - jay k mulungi lyrics
[lyrics for “onetoloza”]
[intro] (guitar solo)
[verse 1]
nkubye amasimu kanaana
you never answer
messegi zili kasanvu bitano
you never answer
ntumye abatume lunaana
you never answer
gwe enamba yesimu wampa yaaki
gyotakwata
lwonyambye nojifuula busy
nenkitwala easy
kuba omutima gw*nge
wagufuula kyakuzanyisa
[chorus]
onetoloza onetoloza
onkwasa kamunguluze
ye ki kyo ki kyo kyonjagaza
onkwasa kamunguluze
onetoloza onetoloza
onkwasa kamunguluze
ye ki kyo ki kyo kyonjagaza
onkwasa kamunguluze
[verse 2]
lwaki byenkugamba tobiwulila
omutima gwo nonzigulila
amaziga genkulukuse awatali kissa
musaayi
lwaki byenkugamba tobiwulila
omutima gwo nonzigulila
amaziga genkulukusa ahhhhh
eh eh eh
[bridge 1]
aye olusi negumya nenkwesonyiwa
nenkwеlabila mba nkyali awo amasimu nokuba
jay k nak*misi
oyagala kulaba nga nsiita
oyagala kulaba nga ntaawa
oyagala kulaba nga ngudde ddalu
[chorus 2]
onetoloza onetoloza
onkwasa kamunguluzе
ye ki kyo ki kyo kyonjagaza
onkwasa kamunguluze
onetoloza onetoloza
onkwasa kamunguluze
ye ki kyo ki kyo kyonjagaza
onkwasa kamunguluze
[verse 2]
lwaki byenkugamba tobiwulila
omutima gwo nonzigulila
amaziga genkulukuse awatali kissa
musaayi
lwaki byenkugamba tobiwulila
omutima gwo nonzigulila
amaziga genkulukusa ahhhhh
[bridge 2]
bwongaana ngenda nabbingo
kulusozi ewa sheik abudul wahab
yajok*mala ensonga aye ngenda
bwongaana
ngenda nabbingo
kulusozi ewa sheik abudul wahabu
yajok*mala ensonga aye ngenda
[refrain]
kiki onetoloza, lwaki onetoloza
onkwasa kamunguluze
kiki onetoloza, lwaki onetoloza
onkwasa kamunguluze
kki onetoloza, lwaki onetoloza
onkwasa kamunguluze
kiki onetoloza, lwaki onetoloza
onkwasa kamunguluze
[outro]
Random Song Lyrics :
- братики (brothers) - тематемвременем (tematemwremenem) lyrics
- está en el aire - la banda bastön lyrics
- ojo del huracán - yeeng lyrics
- zrobię to sam - lil dopek lyrics
- company - tellali lyrics
- trim - lil zay osama lyrics
- an den frühling - wilhelm taubert lyrics
- quiet town - james fisher lyrics
- loathing me - hallways lyrics
- zula - hükema lyrics