lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

tusabe - evangel youths echoes of revival lyrics

Loading...

okusaba kulimu ebibala
okusaba kutuw-nguza
kusumulula enjegere zonna
esannyu nerilabika

tusabe, tusabe, tusabe obutakoowa
tumuyite akyuse ensi yaffe
tusabe tulabe ebibala

modecai bw’eyewayo okusaba
mukama yalokola ensi
obubi bwonna bwebatekateka
mukama yalokola

tusabe, tusabe, tusabe obutakoowa
tumuyite akyuse ensi yaffe
tusabe tulabe ebibala

ebiseera byonna nga bigenze
obubi nga bujjude ensi
abatukuvu tuyimirire tusabe
mukama alokole ensi

tusabe, tusabe, tusabe obutakoowa
tumuyite akyuse ensi yaffe
tusabe tulabe ebibala

ekyiseera kaakano kyituse
mugume tugende mumaso
temuwanika mujje tugende
era tulabe essanyu

tusabe, tusabe, tusabe obutakoowa
tumuyite akyuse ensi yaffe
tusabe tulabe ebibala x2

tusabe, tusabe, tusabe obutakoowa
tumuyite akyuse ensi yaffe
tusabe tulabe ebibala x2

tusabe, tusabe, tusabe obutakoowa
tumuyite akyuse ensi yaffe
tusabe tulabe ebibala x2

tumuyite akyuse ensi yaffe
tusabe tulabe ebibala x2

tumuyite akyuse ensi yaffe
tusabe tulabe ebibala x2

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...