lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

manya - david lutalo lyrics

Loading...

munange nondekawo mba nsigadde mubanga (bambi manya)
gwe muntu gwemalirako endowooza n’omutima gw*nge (weka!)
nondekawo oh oh, mbasigade mubanga (bambi manya)
gwe muntu gwemalirako endowooza n’omutima gw*nge (weka!)
bambi tovawooo, tondekangaaa
ndabye nekyegyegyo mpambatiranga
waliwo omukwano lwegumpitamu
bwoba toliwano nyongobera
naye bwoba wendi megereramu
tovanga wendi njakuzirika
munange maama nebwembuzabuza amaziga gongera kuf*k*muka
nebwendoowoza nti bakututeko
nze era emere enema ok*mira
kale mburirako byoyagala
guno omukwano gweninawo
njagala nkuwe nga sematira
otwale nebwomalawo
munange nondekawo mba nsigadde mubanga (bambi manya)
gwe muntu gwemalirako endowooza n’omutima gw*nge (weka!)
nondekawo oh oh, mbasigade mubanga (bambi manya)
gwe muntu gwemalirako endowooza n’omutima gw*nge (weka!)
mukwano gw*nge manya
sirina ampumuliza
ku mwoyo era bwolivawo ndifabufi munange!
gwe gwendowoozako, yegwe amumbirira
nga mpurira nkwagala nyo, nkoletya banange
nze love yo gyenina, buli kadde nyogerako
era sirikurekerera nesiga kinange
nkwatako, oh oh, oh
mpulira ngenda kugwa
ngambako nti oba onjagalanyo olinga nze
bwobawano, oh oh, oh
mpulira mpomerera
bwovawano oh oh
mpungamu mba nga nte
nebajanga bangi nembambuza
nga naye nasimba emirandira
sibawa nabuude mbagoba mubw*ngu tebavako kalunsambulira
munange nondekawo mba nsigadde mubanga (bambi manya)
gwe muntu gwemalirako endowooza n’omutima gw*nge (weka!)
nondekawo oh oh, mbasigade mubanga (bambi manya)
gwe muntu gwemalirako endowooza n’omutima gw*nge
teri bwova wendi ngamatide, patta oleka nkutuffu
mbera nempolokota kolokota nga mumpale omuli ensanafu
bambi tonjiw*nga, nze gwe gwendiko
gold n’amasanga, byona bya kito
nebwempalapalanya, ndik*mutego gwo nyabo ondide
akutunurira gwe mpalana, temukanula maaso tender yange
kati mwenyezako, bak*nt*le emimiro
jangu wano nderaako, basongole emimwa
lwolindekawo obwo bubba butwa siriwona ndiba mpedde
bwendisimattuka ekyokufa, siriddira mukwano ndiba ntadde (ooh ooh)
munange nondekawo mba nsigadde mubanga (bambi manya)
gwe muntu gwemalirako endowooza n’omutima gw*nge (weka!)
nondekawo oh oh, mbasigade mubanga (bambi manya)
gwe muntu gwemalirako endowooza n’omutima gw*nge (weka!)

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...