lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

nakusiima - carol nantongo lyrics

Loading...

ooh
ooh… ah
ompadde nyo essanyu

ompeeseza ekitiibwa
mu bantu enk-mu bonna era n’olondayo nze
nange ndayira mu maaso ga bangi
njakuwa essanyu n’ekitiibwa
obulamu bw-nge mbukukw-ssiza obufuge

kati ki manye nti nange nakusiima
kwekusalawo tube ffembi
abalala n’abaleekawo
nga ndabye gwe, nakulamu
eddembe lingi
bwentyo n’ensalawo tweyangule
nffuuke o’mukuumi wo
kimanye nti nange nakusiima
kwekusalawo tube ffembi
abalala n’abaleekowo
nga ndabye gwe, nakulamu
eddembe lingi
bwentyo n’ensalawo tweyangule
nffuuke o’mukuumi wo

mbawaziya omwana ayagade kine kye
yalifuuka oluyimba mattu gaffe
ndiiba akatambala akali kusangula amaziga nga okaaba
londa nze siima nze oli musajja mulungi
bw’endeeka gwe n’engenda n’ebali mba n’esubya enkkotta
londa nze siima, nange nakusiima
bwendeeka gwe n’engenda n’ebali
mba n’essubya enkkotta

kati ki manye nti nange nakusiima
kwekusalawo tube ffembi
abalala n’abaleekawo
nga ndabye gwe, nakulamu
eddembe lingi
bwentyo n’ensalawo tweyangule
nffuuke o’mukuumi wo
kimanye nti nange nakusiima
kwekusalawo tube ffembi
abalala n’abaleekowo
nga ndabye gwe, nakulamu
eddembe lingi
bwentyo n’ensalawo tweyangule
nffuuke o’mukuumi wo

(golden production)
n’ebiire ebweru by’erudde
oba enkuba en’etonnya
katonda andaaze signal banange
olw’aleero lwa mukisa
kati tutambule nawe mu byonna(oba buzibu)
oba bwavvu n’abeerawo(hmmn)
manyi bangi boleesse n’osalawo tube ffembi
nawe ondaaba, siri wa malala
kangende nawe sseebo oh oh
(hmmn)
londa nze, siima nange nakusiima
bwendeeka gwe n’engenda n’abali
mba n’esubya enkkotta
londa nze, siima ngamba nti oyagala
bwendeeka gwe n’engeda n’ebali
mba n’esubya enkkotta.

kati ki manye nti nange nakusiima
kwekusalawo tube ffembi
abalala n’abaleekawo
nga ndabye gwe, nakulamu
eddembe lingi
bwentyo n’ensalawo tweyangule
nffuuke o’mukuumi wo
kimanye nti nange nakusiima
kwekusalawo tube ffembi
abalala n’abaleekowo
nga ndabye gwe, nakulamu
eddembe lingi
bwentyo n’ensalawo tweyangule
nffuuke o’mukuumi wo

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...