nze ani - bana mutibwa lyrics
[chorus]
mbuuza nze ani?
i weigh myself ku minzaani
nze ani?
i weigh myself ku minzaani
nze ani alusonga mubazungu n’obusungu?
ekyo’kulwanisa nze kyennina k*manya luzungu!
[verse]
mu ghetto mpitibwa rapper
ba elite abamanyi
bampita associate
ate abasaserdooti
nazaalibwa ndi mukatoliki
teyali choice
taata anzaala nanjweteka erinnya richard * d*ck
teyali choice
wuliriza eno voice
ebibuuzo bya identity bimbuzaabuza, ndi lost!
ng’omuzimu ghost
mbuuza nze ani?
i weigh myself ku minzaani
nze ani?
alusonga mu afuga nga nebanda?
ekyo kulwanisa nze kyennina
lulimi luganda!
nkimanyi ndi muganda
ggere ggere oba wawu
simanyi kyendi
nkimanyi nva buganda
kukaalo k’omutanda
ssabasajja kabaka aw*ngaale
batusanga n’obuw*ngwa bwaffe
ne lubaale
twalina ba katonda baffe
n’emandwa
nabatwawula ate nabatugatta
nebatufuula uganda
[chorus]
mbuuza nze ani?
i weigh myself ku minzaani
nze ani?
i weigh myself ku minzaani
nze ani alusonga mubazungu n’obusungu?
ekyo’kulwanisa nze kyennina k*manya luzungu!
[verse]
ba yungwe
tetwalina ffe choice
banaaza entumbwe
neηηenda ku school okusoma e kiringwe
ssaalina nze choice
nga yungwe
kati nkifuuwa nga kingere
n’engero ngera proverb
nga bamangere
soma literature
neyiise nga kingere
john speak njogere
nnalubaale erinnya limbowa
yeggwe victoria
vision teri clear
ennono za buganda
fumita ffumu lwa shakespeare
democracy gwebandekera nkambi ya mafia
ndaba ng’abatala afia
ngwe mu danger
global economy ekube silk nga ninja
[bridge: kwame nkrumah]
africa is rich and not poor
africa has immense actual and potential wealth
gold, diamond, copper, manganese, bauxite
iron ore, uranium, asbestos, chrome, cobalt
a host of other minerals!
[verse]
ezziga ly’africa liva wala
nga lya soldier
ndi mufrika first
nga sinaba munna u
nga sinava uganda
kubanga nandaba alaba colour black
talaba flag
talaba maw*nga
blood diamonds
ndaba nga abambala obuw*nga
nyambala kifirika
nyirire nga mw*nga!
mbeere billboard eranga mutibwa jenva
akananga nsuna ka luga
revolution kukyusa system zinfuga
neddira mbogo nga
salongo kabanda
ba ghetto kids kammwe
abalaba ey’ekibanda
mutoloke reality
junior abasanyuse
muk*meko ekibanga
high tower mulongoti
akooye ebya maw*nga
naye era amanyi jaava
akooye ebyo saba mmisa
n’essaala y’omukaaga
tamanyi jebyava
mutibwa neddira mbogo
nga kyagulanyi
[chorus]
mbuuza nzi ani?
i weigh myself ku minzaani
nzi ani?
i weigh myself ku minzaani
nze ani alusonga mwafuga nga nyanzi?
eky’okulwanyisa nze kyenmina ly’eddoboozi
[verse]
sesiga muhozi
sikyesiga akulembera
mwesigidde emyaka mingi
bulyake bwakulembeza
nguzi na family ye
gattako mikwano gye
yagenda munsiko okulwana
kununula mbu ggw*nga lye
weyali awa speech ye
yagamba obuzibu bwa abakulembeze
mu africa kulwa mu ntebe
nsobi ate yemu gyakoze
mbuzaabuziddwa sitegeera
example gyandaze
nnali mmanyi asize ensigo
mustard seed enamulisa ng’obutiko
yadda mutumugunya
amuwakanya amutulugunya
ssemateeka gwatigaatiga
gyoli afuga endiga
temukooye bwavu
temukooye fugibwa amateeka amakyafu
ggula obwongo bwo
babukwasa ice bbalaafu
olwanirire eddembe lyo
olwanirire eggw*nga lyo
ojjukirwe nga mandela
obe omuzira w’abaana bo
[outro]
ggula obwongo bwo babukwasa ice bbalaafu
olwanirire eddembe lyo olwanirire eggw*nga lyo
ojjukirwe nga mandela obe omuzira w’abaana bo
olwanirire eddembe lyo olwanirire eggw*nga lyo
ojukirwe nga mandela obe omuzira w’abaana bo
Random Song Lyrics :
- go get it - victory kid lyrics
- 1646 - um quarto (¼) lyrics
- lilliana - samy lyrics
- besoin de personne (feat. georgio) - tsew the kid lyrics
- no place higher - brie bolks lyrics
- ένας κόσμος για μας (enas kosmos gia mas) - thanasimos lyrics
- sem roupa - maisnerd lyrics
- detroit rock city [kiss symphony- alive iv] - kiss lyrics
- smoke - nasty babe lyrics
- no explaining - kevlaar 7 lyrics