last chance - acidic vokoz lyrics
siriddamu kwagala
bwe bigaana siriddamu kwagala (eno ye last chance)
walaayi siriddamu kwagala
the lyrical boy
acidic vokoz
leka mbyogere mu lujjudde
sijja kulinda bansekerere
eby’omukwano bintamye mbikooye
aah, aah
nze buli gwenfuna heartbreaker
ne love bagintamizza
bannumya ng’abalina kye bannanga
kale kiki kye bannanga?
naye lwaki?
lwaki bino lwaki mubinkola?
ani gwe nakola ekibi?
lwaki temusaasira? aah
kati ŋŋenda kwagalayo omu omulundi ogusemba (era)
bwe bigaana siriddamu kwagala gwe gusemba (babe)
nze siriddamu kwagala
bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance)
walaayi siriddayo kwagala (no)
bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance)
naye mmwe mukikola mutya eyo oh?
mweyagala nga adam ne haawa
nze neegomba ekintu ekyo nnyo, nnyo
kiri okay am gonna try
kino kye bayita last chance
era guno gwe mulundi ogusemba
bwe kigaana sibiddira
nze buli gwenfuna heartbreaker
ne love bagintamizza
bannumya ng’abalina kye bannanga
kale kiki kye bannanga?
naye lwaki?
lwaki bino lwaki mubinkola?
ani gwe nakola ekibi?
lwaki temusaasira? aah
kati ŋŋenda kwagalayo omu omulundi ogusemba (era)
bwe bigaana siriddamu kwagala gwe gusemba (babe)
nze siriddamu kwagala
bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance)
walaayi siriddayo kwagala (no)
bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance)
leka mbyogere mu lujjudde
sijja kulinda bansekerere
eby’omukwano bintamye mbikooye
aah, aah
nze buli gwenfuna heartbreaker
ne love bagintamizza
bannumya ng’abalina kye bannanga
kale kiki kye bannanga?
naye lwaki?
lwaki bino lwaki mubinkola?
ani gwe nakola ekibi?
lwaki temusaasira? aah
kati ŋŋenda kwagalayo omu omulundi ogusemba (era)
bwe bigaana siriddamu kwagala gwe gusemba (babe)
nze siriddamu kwagala
bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance)
walaayi siriddayo kwagala (no)
bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance)
Random Song Lyrics :
- coco rambo - diloman & airon lyrics
- god is a girl :3 - offaflat lyrics
- walk in the valley - ross king lyrics
- love - unknownmgmnt lyrics
- 1h30 - ultras greenboys 2005 lyrics
- “ruined” crisis - solar stardust lyrics
- junky (tradução) - brockhampton lyrics
- in the sun - holobody lyrics
- nemesis - face yourself lyrics
- správnej kód - martym lyrics