lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

abantu - a-pass lyrics

Loading...

bwe weeyisa obulungi bakukozesa n’okoowa
bakulinnyako nebakutuulako nga sofa
and your lover, takugamba that it’s over
they just leave and go
nga tafudeyo if it will hurt you
wali lover, nga tokimanyi oli ne user
walina pure intentions
yalina poor intentions
abantu babi yo oh
tobeesiga kuba bw’obeesiga ebeera nsobi
kuba biggwa bubi yo oh
abantu babi yo oh
tobeesiga kuba bw’obeesiga ebeera nsobi
kuba biggwa bubi yo oh
obwesigwa bwambula
mwabunnyambula
n’ekiro seebaka
nga ndowooza buli kimu kye mw*nkola
njagala kuwummula
naye ebirowoozo tebyebaka
so nsaba bakole ekifo
ebirowoozo mbitwale babiggyemu
nnumwa bwe ntunula eyo gyenvudde
bangi babadde bammalira budde
abantu babi yo oh
tobeesiga kuba bw’obeesiga ebeera nsobi
kuba biggwa bubi yo oh
abantu babi yo oh
tobeesiga kuba bw’obeesiga ebeera nsobi
kuba biggwa bubi yo oh
omukwano omulungi y’asinga
naye abazibu be basinga okujja
katonda y’eyasigaza ekyama
omuntu omutuufu muzibu wassanga
bwoba olina mukwano gwo
mu bulungi ne mu bubi abeerawo
oyo ye mukwano gwo
tayambala kakookolo
tuyita mu bakyamu
bw’ofuna omutuufu oyiga okusiima
mu k*manya mwеmuli ekyama
oyo mukwano gwo
n’oli mukwano gwo
oyo si mukwano gwo
naye ono mukwano gwo ate nnyo
oyo mukwano gwo
n’oli mukwano gwo
oyo si mukwano gwo
nayе ono mukwano gwo ate nnyo
oyo mukwano gwo
n’oli mukwano gwo
oyo si mukwano gwo
naye ono mukwano gwo ate nnyo

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...